Fassarar Ma'anonin Alqura'ni - Fassara da harshan Lugandiyanci - Gidauniyar Binkasa Africa

At-Tiin

external-link copy
1 : 95

وَٱلتِّينِ وَٱلزَّيۡتُونِ

1. Ndayira ekibala ekiyitibwa Tiin n’ekibala ekiyitibwa Zaitun. info
التفاسير:

external-link copy
2 : 95

وَطُورِ سِينِينَ

2. Era ndayira olusozi lw’e Sinai. info
التفاسير:

external-link copy
3 : 95

وَهَٰذَا ٱلۡبَلَدِ ٱلۡأَمِينِ

3. Nakino e kibuga (Makkah) eky’emirembe info
التفاسير:

external-link copy
4 : 95

لَقَدۡ خَلَقۡنَا ٱلۡإِنسَٰنَ فِيٓ أَحۡسَنِ تَقۡوِيمٖ

4. Mazima twakola omuntu mu kifaananyi e kisinga okuba ekirungi. info
التفاسير:

external-link copy
5 : 95

ثُمَّ رَدَدۡنَٰهُ أَسۡفَلَ سَٰفِلِينَ

5. Ate oluvanyuma tumuzzaayo wansi mu ddaala erisembayo. info
التفاسير:

external-link copy
6 : 95

إِلَّا ٱلَّذِينَ ءَامَنُواْ وَعَمِلُواْ ٱلصَّٰلِحَٰتِ فَلَهُمۡ أَجۡرٌ غَيۡرُ مَمۡنُونٖ

6. Okugyako abo abakkiriza ne bakola e mirimu e mirungi, bagenda kufuna e mpeera etalina kkomo. info
التفاسير:

external-link copy
7 : 95

فَمَا يُكَذِّبُكَ بَعۡدُ بِٱلدِّينِ

7. Bwekiba bw'ekityo (ate gwe omuntu) olimbisa otya olunaku lw'enkomerero. info
التفاسير:

external-link copy
8 : 95

أَلَيۡسَ ٱللَّهُ بِأَحۡكَمِ ٱلۡحَٰكِمِينَ

8. Tolaba nti Katonda ye Mulamuzi asinga okuba omwenkanya era owamazima!?. info
التفاسير: