Kur'an-ı Kerim meal tercümesi - Lugandaca Tercüme - Afrika Kalkındırma Müessesesi

Al-Kaafirun

external-link copy
1 : 109

قُلۡ يَٰٓأَيُّهَا ٱلۡكَٰفِرُونَ

1. Bagambe nti, abange mmwe abatakkiriza (abawakanyi). info
التفاسير:

external-link copy
2 : 109

لَآ أَعۡبُدُ مَا تَعۡبُدُونَ

2. Ssisinza ebyo bye musinza (amasanamu, lubaale, n'ebirala). info
التفاسير:

external-link copy
3 : 109

وَلَآ أَنتُمۡ عَٰبِدُونَ مَآ أَعۡبُدُ

3. Wadde namwe temusinza oyo gwe nsinza (ali omu mu bwa Katonda bwe). info
التفاسير:

external-link copy
4 : 109

وَلَآ أَنَا۠ عَابِدٞ مَّا عَبَدتُّمۡ

4. Era siri waakusinza ebyo bye musinza. info
التفاسير:

external-link copy
5 : 109

وَلَآ أَنتُمۡ عَٰبِدُونَ مَآ أَعۡبُدُ

5. Era nammwe temuli baakusinza oyo gwensinza. info
التفاسير:

external-link copy
6 : 109

لَكُمۡ دِينُكُمۡ وَلِيَ دِينِ

6. Mulina e nkola yammwe (ey'okusinza ba Katonda abangi, nange nnina enkola yange (ey'okusinza Katonda omu yekka). info
التفاسير: