ශුද්ධවූ අල් කුර්ආන් අර්ථ කථනය - ලුගන්ඩා පරිවර්තනය - අප්‍රිකානු සංවර්ධන පදනම

Az-Zalzalah

external-link copy
1 : 99

إِذَا زُلۡزِلَتِ ٱلۡأَرۡضُ زِلۡزَالَهَا

1. E nsi bweriba eyuguumizziddwa oluyuguuma lwayo. info
التفاسير:

external-link copy
2 : 99

وَأَخۡرَجَتِ ٱلۡأَرۡضُ أَثۡقَالَهَا

2. E nsi n'efulumya (nga ewandula) ebyo byonna ebigirimu. info
التفاسير:

external-link copy
3 : 99

وَقَالَ ٱلۡإِنسَٰنُ مَا لَهَا

3. Omuntu aligamba nga yeebuuza nti! ebadde ki? info
التفاسير:

external-link copy
4 : 99

يَوۡمَئِذٖ تُحَدِّثُ أَخۡبَارَهَا

4. Ku lunaku olwo egenda kuttottola ebigambo byonna ebikwata ku ebyo ebyakolerwanga ku yo. info
التفاسير:

external-link copy
5 : 99

بِأَنَّ رَبَّكَ أَوۡحَىٰ لَهَا

5. Nti mazima Katonda y'aliba agiragidde okwogera ebyo. info
التفاسير:

external-link copy
6 : 99

يَوۡمَئِذٖ يَصۡدُرُ ٱلنَّاسُ أَشۡتَاتٗا لِّيُرَوۡاْ أَعۡمَٰلَهُمۡ

6. Abantu ku lunaku olwo baliva mu kabbuli zaabwe nga bali mu bibinja babe nga balagibwa e mirimu gyabwe. info
التفاسير:

external-link copy
7 : 99

فَمَن يَعۡمَلۡ مِثۡقَالَ ذَرَّةٍ خَيۡرٗا يَرَهُۥ

7. Omuntu eyakola omulimu omulungi gwonna kagube mutono gutya agenda kugulaba. info
التفاسير:

external-link copy
8 : 99

وَمَن يَعۡمَلۡ مِثۡقَالَ ذَرَّةٖ شَرّٗا يَرَهُۥ

8. N'omuntu eyakola omulimu omubi gwonna kagube mutono gutya agenda kugulaba. info
التفاسير: