Tradução dos significados do Nobre Qur’an. - Tradução para Uganda - Fundação Africana de Desenvolvimento

external-link copy
53 : 5

وَيَقُولُ ٱلَّذِينَ ءَامَنُوٓاْ أَهَٰٓؤُلَآءِ ٱلَّذِينَ أَقۡسَمُواْ بِٱللَّهِ جَهۡدَ أَيۡمَٰنِهِمۡ إِنَّهُمۡ لَمَعَكُمۡۚ حَبِطَتۡ أَعۡمَٰلُهُمۡ فَأَصۡبَحُواْ خَٰسِرِينَ

53. Ate bbo abakkiriza baligamba nti abo beebo abaalayira Katonda nga bakakasa ebirayiro byabwe!, bwebaagamba nti mazima ddala bo bali wamu nammwe, byebakola byonna byafa togge, olwo nno nebaba nga bafaafaganiddwa. info
التفاسير: