Tradução dos significados do Nobre Qur’an. - Tradução para Uganda - Fundação Africana de Desenvolvimento

Al-Falak

external-link copy
1 : 113

قُلۡ أَعُوذُ بِرَبِّ ٱلۡفَلَقِ

1. Gamba nti, nsaba obukuumi ewa Katonda afuga okukya kw’obudde. info
التفاسير:

external-link copy
2 : 113

مِن شَرِّ مَا خَلَقَ

2. Mu bubi bw’ebyo bye yatonda. info
التفاسير:

external-link copy
3 : 113

وَمِن شَرِّ غَاسِقٍ إِذَا وَقَبَ

3. Ne mu bubi bw’ekiro nga kikutte. info
التفاسير:

external-link copy
4 : 113

وَمِن شَرِّ ٱلنَّفَّٰثَٰتِ فِي ٱلۡعُقَدِ

4. Ne mu bubi bw’abakazi abalogo abasiba ebifundikwa (ne babifuuwamu nga balaamiriza). info
التفاسير:

external-link copy
5 : 113

وَمِن شَرِّ حَاسِدٍ إِذَا حَسَدَ

5. Ne mu bubi obuva mu mukozi wensaalwa ng'akoze ensaalwa. info
التفاسير: