クルアーンの対訳 - ルガンダ語対訳 - The African Development Foundation team

external-link copy
74 : 4

۞ فَلۡيُقَٰتِلۡ فِي سَبِيلِ ٱللَّهِ ٱلَّذِينَ يَشۡرُونَ ٱلۡحَيَوٰةَ ٱلدُّنۡيَا بِٱلۡأٓخِرَةِۚ وَمَن يُقَٰتِلۡ فِي سَبِيلِ ٱللَّهِ فَيُقۡتَلۡ أَوۡ يَغۡلِبۡ فَسَوۡفَ نُؤۡتِيهِ أَجۡرًا عَظِيمٗا

74. Bateekeddwa okulwana mu kkubo lya Katonda abo abalekawo obulamu obwensi nebatwala obwenkomerero, oyo yenna alwanirira eddiini ya Katonda naamala attibwa, oba naawangula, tugenda kumuwa empeera ensukkulumu. info
التفاسير: