Traduction des sens du Noble Coran - La traduction ougandaise - La Fondation Africaine pour le Développement.

Al-Humaza

external-link copy
1 : 104

وَيۡلٞ لِّكُلِّ هُمَزَةٖ لُّمَزَةٍ

1. Okubonaabona okwamaanyi kugenda kubeera ku buli muntu atambuza engambo, ageya banne n'abaggya obumogo. info
التفاسير:

external-link copy
2 : 104

ٱلَّذِي جَمَعَ مَالٗا وَعَدَّدَهُۥ

2. Oyo akungaanya ebyo bugagga n’abituuma. info
التفاسير:

external-link copy
3 : 104

يَحۡسَبُ أَنَّ مَالَهُۥٓ أَخۡلَدَهُۥ

3. Alowooza nti eby'obugaggabye byakumukuumira ku nsi obugenderevu. info
التفاسير:

external-link copy
4 : 104

كَلَّاۖ لَيُنۢبَذَنَّ فِي ٱلۡحُطَمَةِ

4. Nedda, ajja kukanyugwa mu muliro oguyitibwa “Hutwama”. info
التفاسير:

external-link copy
5 : 104

وَمَآ أَدۡرَىٰكَ مَا ٱلۡحُطَمَةُ

5. Ye omanyi “Hutwama” kye ki? info
التفاسير:

external-link copy
6 : 104

نَارُ ٱللَّهِ ٱلۡمُوقَدَةُ

6. (Hutwama) muliro gwa Katonda omukume, ogubumbujja. info
التفاسير:

external-link copy
7 : 104

ٱلَّتِي تَطَّلِعُ عَلَى ٱلۡأَفۡـِٔدَةِ

7. Ogwo ogwokya negutuukira ddala ku mitima. info
التفاسير:

external-link copy
8 : 104

إِنَّهَا عَلَيۡهِم مُّؤۡصَدَةٞ

8. Mazima ddala omuliro ogwo (Hutwama) ku bantu abo (abogeddwaako) gugenda kubabuutikira. info
التفاسير:

external-link copy
9 : 104

فِي عَمَدٖ مُّمَدَّدَةِۭ

9. Mu midumu emiwanvu. info
التفاسير: