Traducción de los significados del Sagrado Corán - Traducción al idioma luganda - Fundación Africana para el Desarrollo

Al-Dhuha

external-link copy
1 : 93

وَٱلضُّحَىٰ

1. Ndayira ekiseera ky’a kalasa mayanzi. info
التفاسير:

external-link copy
2 : 93

وَٱلَّيۡلِ إِذَا سَجَىٰ

2. Era ndayira e kiro bwekiba nga kikutte. info
التفاسير:

external-link copy
3 : 93

مَا وَدَّعَكَ رَبُّكَ وَمَا قَلَىٰ

3. Omuleziwo Katonda takwabuliranga (gwe Nabbi Muhammad) era takukyawanga. info
التفاسير:

external-link copy
4 : 93

وَلَلۡأٓخِرَةُ خَيۡرٞ لَّكَ مِنَ ٱلۡأُولَىٰ

4. Era ddala e nkomerero y’ennungi gy’oli okusinga entandikwa. info
التفاسير:

external-link copy
5 : 93

وَلَسَوۡفَ يُعۡطِيكَ رَبُّكَ فَتَرۡضَىٰٓ

5. Era ddala Omuleziwo ajja kukuwa naawe osiime. info
التفاسير:

external-link copy
6 : 93

أَلَمۡ يَجِدۡكَ يَتِيمٗا فَـَٔاوَىٰ

6. Teyakusanga ng’oli mulekwa n'akulabirira? info
التفاسير:

external-link copy
7 : 93

وَوَجَدَكَ ضَآلّٗا فَهَدَىٰ

7. Era teyakusanga nga tomanyi n’akulungamya? info
التفاسير:

external-link copy
8 : 93

وَوَجَدَكَ عَآئِلٗا فَأَغۡنَىٰ

8. Era teyakusanga nga oli mwavu n’akugaggawaza? info
التفاسير:

external-link copy
9 : 93

فَأَمَّا ٱلۡيَتِيمَ فَلَا تَقۡهَرۡ

9. Kale nno mulekwa tomukaayuukiranga. info
التفاسير:

external-link copy
10 : 93

وَأَمَّا ٱلسَّآئِلَ فَلَا تَنۡهَرۡ

10. N’omuntu asaba tomuboggoleranga. info
التفاسير:

external-link copy
11 : 93

وَأَمَّا بِنِعۡمَةِ رَبِّكَ فَحَدِّثۡ

11. Ate era e kyengera kyonna Omuleziwo Katonda ky’abanga akuwadde kinyumyengako. info
التفاسير: