Traducción de los significados del Sagrado Corán - Traducción al idioma luganda - Fundación Africana para el Desarrollo

external-link copy
142 : 2

۞ سَيَقُولُ ٱلسُّفَهَآءُ مِنَ ٱلنَّاسِ مَا وَلَّىٰهُمۡ عَن قِبۡلَتِهِمُ ٱلَّتِي كَانُواْ عَلَيۡهَاۚ قُل لِّلَّهِ ٱلۡمَشۡرِقُ وَٱلۡمَغۡرِبُۚ يَهۡدِي مَن يَشَآءُ إِلَىٰ صِرَٰطٖ مُّسۡتَقِيمٖ

142. Ababuguyavu mu bantu bajja kugamba nti kiki ekyabaggya ku kibula kyabwe (Baitul-makdis) kyebaaliko, bagambe nti obuvanjuba n'obugwanjuba byonna bya Katonda. Aluŋŋamya gwaba ayagadde eri ekkubo eggolokofu. info
التفاسير: