Translation of the Meanings of the Noble Qur'an - Luganda translation - African Development Foundation

external-link copy
73 : 5

لَّقَدۡ كَفَرَ ٱلَّذِينَ قَالُوٓاْ إِنَّ ٱللَّهَ ثَالِثُ ثَلَٰثَةٖۘ وَمَا مِنۡ إِلَٰهٍ إِلَّآ إِلَٰهٞ وَٰحِدٞۚ وَإِن لَّمۡ يَنتَهُواْ عَمَّا يَقُولُونَ لَيَمَسَّنَّ ٱلَّذِينَ كَفَرُواْ مِنۡهُمۡ عَذَابٌ أَلِيمٌ

73. Mazima baakaafuwala abo abagamba nti mazima ddala Katonda yoomu ku basatu (abakola Katonda omu) ekituufu kiri nti tewali Katonda yenna okugyako Katonda omu era bwe bateekomeko ku bye boogera, abo abaakafuwala mu bo bajja kutuukwako e bibonerezo e biruma. info
التفاسير: