Translation of the Meanings of the Noble Qur'an - Luganda translation - African Development Foundation

external-link copy
40 : 5

أَلَمۡ تَعۡلَمۡ أَنَّ ٱللَّهَ لَهُۥ مُلۡكُ ٱلسَّمَٰوَٰتِ وَٱلۡأَرۡضِ يُعَذِّبُ مَن يَشَآءُ وَيَغۡفِرُ لِمَن يَشَآءُۗ وَٱللَّهُ عَلَىٰ كُلِّ شَيۡءٖ قَدِيرٞ

40. Tomanyi nti mazima ddala obufuzi bweggulu omusanvu ne nsi bwa Katonda, abonereza gwaba ayagadde ate naasonyiwa gwaba ayagadde, bulijjo Katonda muyinza ku buli kintu kyonna. info
التفاسير: