Translation of the Meanings of the Noble Qur'an - Luganda translation - African Development Foundation

external-link copy
35 : 5

يَٰٓأَيُّهَا ٱلَّذِينَ ءَامَنُواْ ٱتَّقُواْ ٱللَّهَ وَٱبۡتَغُوٓاْ إِلَيۡهِ ٱلۡوَسِيلَةَ وَجَٰهِدُواْ فِي سَبِيلِهِۦ لَعَلَّكُمۡ تُفۡلِحُونَ

35. Abange mmwe abakkiriza mutye Katonda era munoonye ekkubo erituuka gy'ali, era munyiikire nnyo mu kuweereza mu kkubo lye, ekiribayamba okubeera mu balituuka ku buwangizi (ku lunaku lw’enkomerero). info
التفاسير: