Translation of the Meanings of the Noble Qur'an - Luganda translation - African Development Foundation

external-link copy
26 : 5

قَالَ فَإِنَّهَا مُحَرَّمَةٌ عَلَيۡهِمۡۛ أَرۡبَعِينَ سَنَةٗۛ يَتِيهُونَ فِي ٱلۡأَرۡضِۚ فَلَا تَأۡسَ عَلَى ٱلۡقَوۡمِ ٱلۡفَٰسِقِينَ

26. Katonda (n’alamula) wakati waabwe naagamba nti ekyokuyingira kibagaaniddwa okumala emyaka ana, gyebaamala nga babulubuutira mu nsi, n’olwekyo tewennyamira olwabantu abajeemu. info
التفاسير: