Translation of the Meanings of the Noble Qur'an - Luganda translation - African Development Foundation

external-link copy
10 : 49

إِنَّمَا ٱلۡمُؤۡمِنُونَ إِخۡوَةٞ فَأَصۡلِحُواْ بَيۡنَ أَخَوَيۡكُمۡۚ وَٱتَّقُواْ ٱللَّهَ لَعَلَّكُمۡ تُرۡحَمُونَ

10. Ddala abakkiriza ba luganda n’olwekyo mulongoose (mutabaganye) wakati wa baganda ba mmwe, era mutye Katonda mube nga musaasirwa. info
التفاسير: