Translation of the Meanings of the Noble Qur'an - Luganda translation - African Development Foundation

Al Nuru

external-link copy
1 : 24

سُورَةٌ أَنزَلۡنَٰهَا وَفَرَضۡنَٰهَا وَأَنزَلۡنَا فِيهَآ ءَايَٰتِۭ بَيِّنَٰتٖ لَّعَلَّكُمۡ تَذَكَّرُونَ

1 . (Eno) ssuula twagissa ne tugikakasa (okukozesa amateeka agagirimu) netussa mu yo ebigambo ebinnyonnyofu mube nga mujjukira. info
التفاسير: