Translation of the Meanings of the Noble Qur'an - Luganda translation - African Development Foundation

external-link copy
91 : 2

وَإِذَا قِيلَ لَهُمۡ ءَامِنُواْ بِمَآ أَنزَلَ ٱللَّهُ قَالُواْ نُؤۡمِنُ بِمَآ أُنزِلَ عَلَيۡنَا وَيَكۡفُرُونَ بِمَا وَرَآءَهُۥ وَهُوَ ٱلۡحَقُّ مُصَدِّقٗا لِّمَا مَعَهُمۡۗ قُلۡ فَلِمَ تَقۡتُلُونَ أَنۢبِيَآءَ ٱللَّهِ مِن قَبۡلُ إِن كُنتُم مُّؤۡمِنِينَ

91. Bwe baba bagambiddwa nti mukkirize ebyo Katonda byeyabassiza, bagamba nti tukkiriza ebyo ebyakkira ku ffe. Ate nga (Kur’ani) ge mazima agakakasa ebyo byebalina.Bagambe (gwe Nabbi Muhammad); lwaki mu kusooka mwattanga bannabbi ba Katonda bwe muba nga ddala muli bakkiriza! info
التفاسير: