Translation of the Meanings of the Noble Qur'an - Luganda translation - African Development Foundation

external-link copy
86 : 2

أُوْلَٰٓئِكَ ٱلَّذِينَ ٱشۡتَرَوُاْ ٱلۡحَيَوٰةَ ٱلدُّنۡيَا بِٱلۡأٓخِرَةِۖ فَلَا يُخَفَّفُ عَنۡهُمُ ٱلۡعَذَابُ وَلَا هُمۡ يُنصَرُونَ

86. Abo nno b'ebo obulamu bw'enkomerero ababugulamu obw'ensi, tebagenda kukenderezebwa ku bibonerezo wadde tebagenda kutaasibwa. info
التفاسير: