Translation of the Meanings of the Noble Qur'an - Luganda translation - African Development Foundation

external-link copy
41 : 2

وَءَامِنُواْ بِمَآ أَنزَلۡتُ مُصَدِّقٗا لِّمَا مَعَكُمۡ وَلَا تَكُونُوٓاْ أَوَّلَ كَافِرِۭ بِهِۦۖ وَلَا تَشۡتَرُواْ بِـَٔايَٰتِي ثَمَنٗا قَلِيلٗا وَإِيَّٰيَ فَٱتَّقُونِ

41. Era mukkirize ebyo bye nassa (ku Nabbi Muhammad) nga bikakasa ebyo bye mulina (Taurat) era temuba abasaale mu kubiwakanya. Era temutundanga ebigambo byange omuwendo omutono (olw’emigaso gy'ensi), era mutye nze nzekka. info
التفاسير: