Translation of the Meanings of the Noble Qur'an - Luganda translation - African Development Foundation

external-link copy
206 : 2

وَإِذَا قِيلَ لَهُ ٱتَّقِ ٱللَّهَ أَخَذَتۡهُ ٱلۡعِزَّةُ بِٱلۡإِثۡمِۚ فَحَسۡبُهُۥ جَهَنَّمُۖ وَلَبِئۡسَ ٱلۡمِهَادُ

206. (Omuntu oyo y'omu) bwebamugamba nti tya Katonda, amawaggalige gamwongera okwonooneka. Omuliro Jahannama kye kifokye. Ekyo nno kifo kibi nnyo. info
التفاسير: