Translation of the Meanings of the Noble Qur'an - Luganda translation - African Development Foundation

external-link copy
108 : 2

أَمۡ تُرِيدُونَ أَن تَسۡـَٔلُواْ رَسُولَكُمۡ كَمَا سُئِلَ مُوسَىٰ مِن قَبۡلُۗ وَمَن يَتَبَدَّلِ ٱلۡكُفۡرَ بِٱلۡإِيمَٰنِ فَقَدۡ ضَلَّ سَوَآءَ ٱلسَّبِيلِ

108. Wabula mulabika mwagala kubuuza mubaka wa mmwe nga Musa bwe yabuuzibwa olubereberye. Omuntu awaanyisa obutakkiriza mu bukkiriza aba abuze okuva ku kkubo eggolokofu. info
التفاسير: