Übersetzung der Bedeutungen von dem heiligen Quran - Die Übersetzung in Luganda - Afrikanisches Institut für Entwicklung

Al-Kaari'a

external-link copy
1 : 101

ٱلۡقَارِعَةُ

1. Ekikoona (ekyentiisa). info
التفاسير:

external-link copy
2 : 101

مَا ٱلۡقَارِعَةُ

2. Ekikoona kye ki? info
التفاسير:

external-link copy
3 : 101

وَمَآ أَدۡرَىٰكَ مَا ٱلۡقَارِعَةُ

3. Naye omanyi ekikoona kye ki? info
التفاسير:

external-link copy
4 : 101

يَوۡمَ يَكُونُ ٱلنَّاسُ كَٱلۡفَرَاشِ ٱلۡمَبۡثُوثِ

4. Lwe lunaku abantu lwe balibeera nga e biwojjolo ebisaasaanye. info
التفاسير:

external-link copy
5 : 101

وَتَكُونُ ٱلۡجِبَالُ كَٱلۡعِهۡنِ ٱلۡمَنفُوشِ

5. N’ensozi lwe zirifuuka nga pamba omusuunsule afuumuuka. info
التفاسير:

external-link copy
6 : 101

فَأَمَّا مَن ثَقُلَتۡ مَوَٰزِينُهُۥ

6. Naye, omuntu alibeera n'emirimu e mirungi nga gizitowa (okusinga ebibibye). info
التفاسير:

external-link copy
7 : 101

فَهُوَ فِي عِيشَةٖ رَّاضِيَةٖ

7. Oyo agenda kubeera mu bulamu obw’okwesiima. info
التفاسير:

external-link copy
8 : 101

وَأَمَّا مَنۡ خَفَّتۡ مَوَٰزِينُهُۥ

8. Ate oyo aliwewukirwa emirimu gye emirungi (ebibi bye n’ebisinga obuzito). info
التفاسير:

external-link copy
9 : 101

فَأُمُّهُۥ هَاوِيَةٞ

9. Oyo nno, obuddo n'obutuulo bwe muliro oguyitibwa “Haawiya”. info
التفاسير:

external-link copy
10 : 101

وَمَآ أَدۡرَىٰكَ مَا هِيَهۡ

10 Naye omanyi ‘Haawiya’ kye ki? info
التفاسير:

external-link copy
11 : 101

نَارٌ حَامِيَةُۢ

11. Gwe muliro ogwengeredde (ogwokya ennyo). info
التفاسير: