《古兰经》译解 - 卢干达语翻译 - 非洲发展机构

Al-Ikhlaasw

external-link copy
1 : 112

قُلۡ هُوَ ٱللَّهُ أَحَدٌ

1. (Gwe Nabbi Muhammad) bagambe nti Katonda ali omu mu bwa Katondabwe (era nga yye yekka ateekeddwa okusinzibwa). info
التفاسير:

external-link copy
2 : 112

ٱللَّهُ ٱلصَّمَدُ

2. Katonda y'akola ku byetaago by'ebitonde byonna. info
التفاسير:

external-link copy
3 : 112

لَمۡ يَلِدۡ وَلَمۡ يُولَدۡ

3. Tazaala, era teyazaalibwa. info
التفاسير:

external-link copy
4 : 112

وَلَمۡ يَكُن لَّهُۥ كُفُوًا أَحَدُۢ

4. Era teri kintu kyonna kimwenkana. info
التفاسير: