Salin ng mga Kahulugan ng Marangal na Qur'an - Salin sa Wikang Ugandano ng Pundasyong Afrikano ng Paglago

external-link copy
16 : 42

وَٱلَّذِينَ يُحَآجُّونَ فِي ٱللَّهِ مِنۢ بَعۡدِ مَا ٱسۡتُجِيبَ لَهُۥ حُجَّتُهُمۡ دَاحِضَةٌ عِندَ رَبِّهِمۡ وَعَلَيۡهِمۡ غَضَبٞ وَلَهُمۡ عَذَابٞ شَدِيدٌ

16. N'abo abawakana ku bikwata ku Katonda, oluvanyuma lwo kuba nti (omubaka Muhammad) yayanukulwa (nagobererwa), ensonga yaabwe ya butaliimu mu maaso ga Mukama omulabirizi waabwe, era baliko obusungu n'ebibonerezo ebikambwe. info
التفاسير: