పవిత్ర ఖురాన్ యొక్క భావార్థాల అనువాదం - లుగాండా అనువాదం - అల్ ఆఫ్రికియ్యహ్ లిల్ తన్మియ్యహ్ సంస్థ

Al-Aswir

external-link copy
1 : 103

وَٱلۡعَصۡرِ

1. Ndayira omulembe (buli mulembe) info
التفاسير:

external-link copy
2 : 103

إِنَّ ٱلۡإِنسَٰنَ لَفِي خُسۡرٍ

2. Mazima ddala omuntu yenna gy’afa yenkana ali mu kufaafaaganirwa. info
التفاسير:

external-link copy
3 : 103

إِلَّا ٱلَّذِينَ ءَامَنُواْ وَعَمِلُواْ ٱلصَّٰلِحَٰتِ وَتَوَاصَوۡاْ بِٱلۡحَقِّ وَتَوَاصَوۡاْ بِٱلصَّبۡرِ

3. Okugyako abo abakkiriza Katonda (mu nzikiriza entuufu) ate ne bakola e mirimu emirungi, era ne balaamirigana okukoleranga ku mazima (mu bulamu bwabwe bwonna) era ne balaamiragana okubeera abagumikiriza (mu bulamu bwabwe bwonna). info
التفاسير: