அல்குர்ஆன் மொழிபெயர்ப்பு - உகாண்டா மொழிபெயர்ப்பு - ஆப்பிரிக்க மேம்பாட்டு அறக்கட்டளை

Al-Aadiyaat

external-link copy
1 : 100

وَٱلۡعَٰدِيَٰتِ ضَبۡحٗا

1. Ndayira embalaasi ezizinda(ezidduka) nga ziweevuuma. info
التفاسير:

external-link copy
2 : 100

فَٱلۡمُورِيَٰتِ قَدۡحٗا

2. Nezimansula e nsasi z’omuliroolw’okukoona enjazi. info
التفاسير:

external-link copy
3 : 100

فَٱلۡمُغِيرَٰتِ صُبۡحٗا

3. Ezizinda ku maliiri. info
التفاسير:

external-link copy
4 : 100

فَأَثَرۡنَ بِهِۦ نَقۡعٗا

4. Nezisiikuula enfuufu, mu kutyekuula emisinde okwo. info
التفاسير:

external-link copy
5 : 100

فَوَسَطۡنَ بِهِۦ جَمۡعًا

5. Neziyingira mu balabe wakati. info
التفاسير:

external-link copy
6 : 100

إِنَّ ٱلۡإِنسَٰنَ لِرَبِّهِۦ لَكَنُودٞ

6. Mazima ddala omuntu mutomi eri omuleziwe. info
التفاسير:

external-link copy
7 : 100

وَإِنَّهُۥ عَلَىٰ ذَٰلِكَ لَشَهِيدٞ

7. Era mazima ye (omuntu) ku ky'obutomi mujulizi. info
التفاسير:

external-link copy
8 : 100

وَإِنَّهُۥ لِحُبِّ ٱلۡخَيۡرِ لَشَدِيدٌ

8. Era mazima yye muyitirivu nnyo mu kwagala ebyenfuna. info
التفاسير:

external-link copy
9 : 100

۞ أَفَلَا يَعۡلَمُ إِذَا بُعۡثِرَ مَا فِي ٱلۡقُبُورِ

9. Abaffe (omuntu) tamanyi nti ebiri mu kabbuli bwe biriba bizuukiziddwa. info
التفاسير:

external-link copy
10 : 100

وَحُصِّلَ مَا فِي ٱلصُّدُورِ

10. N’ebiri mu bifuba ne byolesebwa. info
التفاسير:

external-link copy
11 : 100

إِنَّ رَبَّهُم بِهِمۡ يَوۡمَئِذٖ لَّخَبِيرُۢ

11. Mazima Katonda omulezi waabwe (nga bulijjo ne) ku lunaku olwo agenda kuba ng'amanyi byonna ebibakwatako. info
التفاسير: