د قرآن کریم د معناګانو ژباړه - لوکندي ژباړه - د افریقا پرمختیایي بنسټ

external-link copy
23 : 9

يَٰٓأَيُّهَا ٱلَّذِينَ ءَامَنُواْ لَا تَتَّخِذُوٓاْ ءَابَآءَكُمۡ وَإِخۡوَٰنَكُمۡ أَوۡلِيَآءَ إِنِ ٱسۡتَحَبُّواْ ٱلۡكُفۡرَ عَلَى ٱلۡإِيمَٰنِۚ وَمَن يَتَوَلَّهُم مِّنكُمۡ فَأُوْلَٰٓئِكَ هُمُ ٱلظَّٰلِمُونَ

23. Abange mmwe abakkiriza, bakadde ba mmwe ne baganda ba mmwe, temubafuulanga mikwano gya mmwe egy'omunda, kavuna bakulembeza obukaafiiri ku bukkiriza, oyo yenna mu mmwe abafuula mikwanogye ab'omunda, abo nno be beeyisa obubi. info
التفاسير: