വിശുദ്ധ ഖുർആൻ പരിഭാഷ - ഉഗാണ്ടൻ ഭാഷാ വിവർത്തനം - ആഫ്രിക്കൻ ഡെവലപ്മെൻ്റ് ഫൗണ്ടേഷൻ

Al-Kadr

external-link copy
1 : 97

إِنَّآ أَنزَلۡنَٰهُ فِي لَيۡلَةِ ٱلۡقَدۡرِ

1. Mazima ffe twassa Kur'ani mu kiro ekiyitibwa Layila-tul-kadri (e kiro ekyokugera era ekyekitiibwa). info
التفاسير:

external-link copy
2 : 97

وَمَآ أَدۡرَىٰكَ مَا لَيۡلَةُ ٱلۡقَدۡرِ

2. Ye nno omanyi Layila-tul-kadri kye ki? info
التفاسير:

external-link copy
3 : 97

لَيۡلَةُ ٱلۡقَدۡرِ خَيۡرٞ مِّنۡ أَلۡفِ شَهۡرٖ

3. Layila-tul-kadri kiro kirungi okusinga emyezi olukumi (1000). info
التفاسير:

external-link copy
4 : 97

تَنَزَّلُ ٱلۡمَلَٰٓئِكَةُ وَٱلرُّوحُ فِيهَا بِإِذۡنِ رَبِّهِم مِّن كُلِّ أَمۡرٖ

4. Mu kiro ekyo, ba Mlayika bakka nga ne Jiburilu mwali ku lw’ekiragiro kya mukama waabwe (Katonda). Nga bajja na buli kiragiro. info
التفاسير:

external-link copy
5 : 97

سَلَٰمٌ هِيَ حَتَّىٰ مَطۡلَعِ ٱلۡفَجۡرِ

5. Ekiro ekyo kya mirembe myereere, okutuusa obudde okukya. info
التفاسير: