ការបកប្រែអត្ថន័យគួរអាន - ការបកប្រែជាភាសាលូហ្គង់ដា - វិទ្យាស្ថានទ្វីបអាហ្វ្រិកសម្រាប់ការអភិវឌ្ឍ

external-link copy
117 : 9

لَّقَد تَّابَ ٱللَّهُ عَلَى ٱلنَّبِيِّ وَٱلۡمُهَٰجِرِينَ وَٱلۡأَنصَارِ ٱلَّذِينَ ٱتَّبَعُوهُ فِي سَاعَةِ ٱلۡعُسۡرَةِ مِنۢ بَعۡدِ مَا كَادَ يَزِيغُ قُلُوبُ فَرِيقٖ مِّنۡهُمۡ ثُمَّ تَابَ عَلَيۡهِمۡۚ إِنَّهُۥ بِهِمۡ رَءُوفٞ رَّحِيمٞ

117. Mazima Katonda yakkiriza okwenenya kwa Nabbi n'okwa ba Muhajiriina (abaasenguka) n'okwa ba Answar (abaabudamya) abo abaamugoberera mu kiseera ekizibu oluvanyuma lw'okusemberera emitima gya'bamu ku bo okukyuka, olwo nno n'abasonyiwa anti mazima yye bulijjo wa kisa musaasizi era yakkiriza okwenenya. info
التفاسير: