ការបកប្រែអត្ថន័យគួរអាន - ការបកប្រែជាភាសាលូហ្គង់ដា - វិទ្យាស្ថានទ្វីបអាហ្វ្រិកសម្រាប់ការអភិវឌ្ឍ

external-link copy
101 : 5

يَٰٓأَيُّهَا ٱلَّذِينَ ءَامَنُواْ لَا تَسۡـَٔلُواْ عَنۡ أَشۡيَآءَ إِن تُبۡدَ لَكُمۡ تَسُؤۡكُمۡ وَإِن تَسۡـَٔلُواْ عَنۡهَا حِينَ يُنَزَّلُ ٱلۡقُرۡءَانُ تُبۡدَ لَكُمۡ عَفَا ٱللَّهُ عَنۡهَاۗ وَٱللَّهُ غَفُورٌ حَلِيمٞ

101. Abange mmwe abakkiriza temubuuzanga e bikwata ku bintu, nga singa bibategeezeddwa byandibasudde mu ntata, anti singa mubibuuza nga Kur’ani e kyakka bijja kubategeezebwa (ate bibakaluubirire), so nga Katonda teyabisiinyaako, anti bulijjo Katonda musonyiyi wa kisa. info
التفاسير: