ការបកប្រែអត្ថន័យគួរអាន - ការបកប្រែជាភាសាលូហ្គង់ដា - វិទ្យាស្ថានទ្វីបអាហ្វ្រិកសម្រាប់ការអភិវឌ្ឍ

external-link copy
38 : 42

وَٱلَّذِينَ ٱسۡتَجَابُواْ لِرَبِّهِمۡ وَأَقَامُواْ ٱلصَّلَوٰةَ وَأَمۡرُهُمۡ شُورَىٰ بَيۡنَهُمۡ وَمِمَّا رَزَقۡنَٰهُمۡ يُنفِقُونَ

38. Era beebo abayanukula Mukama omulabirizi waabwe ne bayimirizaawo e sswala era nga bulijjo ekigambo kyabwe (kisalwawo nga kiyita mu) kuteseganya wakati waabwe era nga bagaba kwebyo bye tubagabirira. info
التفاسير: