ការបកប្រែអត្ថន័យគួរអាន - ការបកប្រែជាភាសាលូហ្គង់ដា - វិទ្យាស្ថានទ្វីបអាហ្វ្រិកសម្រាប់ការអភិវឌ្ឍ

external-link copy
10 : 39

قُلۡ يَٰعِبَادِ ٱلَّذِينَ ءَامَنُواْ ٱتَّقُواْ رَبَّكُمۡۚ لِلَّذِينَ أَحۡسَنُواْ فِي هَٰذِهِ ٱلدُّنۡيَا حَسَنَةٞۗ وَأَرۡضُ ٱللَّهِ وَٰسِعَةٌۗ إِنَّمَا يُوَفَّى ٱلصَّٰبِرُونَ أَجۡرَهُم بِغَيۡرِ حِسَابٖ

10. Gamba (ggwe Nabbi Muhammad) nti abange mmwe abaddu bange abakkiriza, mutye Mukama omulabirizi wa mmwe, balina abo abakola obulungi mu bulamu buno obwo ku nsi obulungi (nga bakyali ku nsi, ne mu bulamu obw'oluvanyuma) era ensi ya Katonda ngazi (muyinza okusenguka ku lw'okusinza Katonda wa mmwe mu mirembe) so nga bo ababa bagumiikirizza (ne batasenguka) baliweebwa empeera yaabwe awatali kubalirira. info
التفاسير: