ការបកប្រែអត្ថន័យគួរអាន - ការបកប្រែជាភាសាលូហ្គង់ដា - វិទ្យាស្ថានទ្វីបអាហ្វ្រិកសម្រាប់ការអភិវឌ្ឍ

external-link copy
57 : 2

وَظَلَّلۡنَا عَلَيۡكُمُ ٱلۡغَمَامَ وَأَنزَلۡنَا عَلَيۡكُمُ ٱلۡمَنَّ وَٱلسَّلۡوَىٰۖ كُلُواْ مِن طَيِّبَٰتِ مَا رَزَقۡنَٰكُمۡۚ وَمَا ظَلَمُونَا وَلَٰكِن كَانُوٓاْ أَنفُسَهُمۡ يَظۡلِمُونَ

57. Era twabasiikiriza n'ebire, ne tubassiza e mmere eyitibwa Manna n'enva eziyitibwa Saluwa. (Ne tubagamba nti) mulye nga e birungi mu bintu bye twabagabirira. Naye (abajeemu mu bo) tebaalyazaamaanya ffe, wabula beeryazamaanya bokka. info
التفاسير: