ការបកប្រែអត្ថន័យគួរអាន - ការបកប្រែជាភាសាលូហ្គង់ដា - វិទ្យាស្ថានទ្វីបអាហ្វ្រិកសម្រាប់ការអភិវឌ្ឍ

external-link copy
49 : 2

وَإِذۡ نَجَّيۡنَٰكُم مِّنۡ ءَالِ فِرۡعَوۡنَ يَسُومُونَكُمۡ سُوٓءَ ٱلۡعَذَابِ يُذَبِّحُونَ أَبۡنَآءَكُمۡ وَيَسۡتَحۡيُونَ نِسَآءَكُمۡۚ وَفِي ذَٰلِكُم بَلَآءٞ مِّن رَّبِّكُمۡ عَظِيمٞ

49. Era mujjukire lwe twabawonya abantu ba Firaawo ababatuusangako e bibonyoobonyo e bikakali, nga basanjaga abaana ba mmwe aboobulenzi ne balekawo aboobuwala. Ekikolwa ekyo kyalimu ekigezo kinene nnyo ekyava eri Mukama wa mmwe (Katonda). info
التفاسير: