Terjemahan makna Alquran Alkarim - Terjemahan Berbahasa Oluganda - Yayasan Afrika untuk Pengembangan

Al-Kauthara

external-link copy
1 : 108

إِنَّآ أَعۡطَيۡنَٰكَ ٱلۡكَوۡثَرَ

1. Mazima ffe twakuwa e birungi e bingi, (mu ebyo mwe muli n'oluzzi Kauthara olw'omu jjana). info
التفاسير:

external-link copy
2 : 108

فَصَلِّ لِرَبِّكَ وَٱنۡحَرۡ

2. N'olwekyo wenywereze ku kusaala ku lwa Katondawo, era osale n’ebisolo, nga osaddaaka ku lwa Katondawo. info
التفاسير:

external-link copy
3 : 108

إِنَّ شَانِئَكَ هُوَ ٱلۡأَبۡتَرُ

3. Mazima oyo akuwalagganya, (ng'akuvuma era n'okukujeeja) ye wenkuggu. info
التفاسير: