ترجمهٔ معانی قرآن کریم - ترجمه‌ى لوگاندا - مؤسسه‌ى توسعه‌ى آفريقا

At-Twarik

external-link copy
1 : 86

وَٱلسَّمَآءِ وَٱلطَّارِقِ

1. Ndayira e ggulu ne munyeenye ezirabika e kiro. info
التفاسير:

external-link copy
2 : 86

وَمَآ أَدۡرَىٰكَ مَا ٱلطَّارِقُ

2. Naye omanyi e munyeenye ezirabika ekiro kye ki? info
التفاسير:

external-link copy
3 : 86

ٱلنَّجۡمُ ٱلثَّاقِبُ

3. Z’emunyeenye ezaaka ennyo ekitangaala kyazo ne kiyita mu nzikiza ne kituuka ku nsi. info
التفاسير:

external-link copy
4 : 86

إِن كُلُّ نَفۡسٖ لَّمَّا عَلَيۡهَا حَافِظٞ

4. Buli muntu yenna aliko abakuumi (Ba Malayika). info
التفاسير:

external-link copy
5 : 86

فَلۡيَنظُرِ ٱلۡإِنسَٰنُ مِمَّ خُلِقَ

5. Kale nno omuntu yalibadde atunuulira kye yatondebwamu. info
التفاسير:

external-link copy
6 : 86

خُلِقَ مِن مَّآءٖ دَافِقٖ

6. Yatondebwa ng’aggyibwa mu mazzi agasambattuka. info
التفاسير:

external-link copy
7 : 86

يَخۡرُجُ مِنۢ بَيۡنِ ٱلصُّلۡبِ وَٱلتَّرَآئِبِ

7. Nga gava wakati w’omugongo gw'omusajja n’amasaabiro g'omukazi. info
التفاسير:

external-link copy
8 : 86

إِنَّهُۥ عَلَىٰ رَجۡعِهِۦ لَقَادِرٞ

8. Mazima ddala oyo (Katonda) asobolera ddala okumuzzaawo. info
التفاسير:

external-link copy
9 : 86

يَوۡمَ تُبۡلَى ٱلسَّرَآئِرُ

9. Ku lunaku ebyama byonna lwe biribikkulwa. info
التفاسير:

external-link copy
10 : 86

فَمَا لَهُۥ مِن قُوَّةٖ وَلَا نَاصِرٖ

10. Omuntu tagenda kuba na maanyi gonna yadde omutaasa. info
التفاسير:

external-link copy
11 : 86

وَٱلسَّمَآءِ ذَاتِ ٱلرَّجۡعِ

11. Era ndayira e ggulu ewava e nkuba etonnya nga e ddingana. info
التفاسير:

external-link copy
12 : 86

وَٱلۡأَرۡضِ ذَاتِ ٱلصَّدۡعِ

12. Ne ndayira n’ettaka eryeyasa olw’okumeza e bimera. info
التفاسير:

external-link copy
13 : 86

إِنَّهُۥ لَقَوۡلٞ فَصۡلٞ

13. Mazima ddala yo (Kur'ani) kigambo ekyawula wakati w’amazima n’obulimba. info
التفاسير:

external-link copy
14 : 86

وَمَا هُوَ بِٱلۡهَزۡلِ

14. Kur'ani si ya lusaago. info
التفاسير:

external-link copy
15 : 86

إِنَّهُمۡ يَكِيدُونَ كَيۡدٗا

15. Mazima abatakkiriza basala e nkwe. info
التفاسير:

external-link copy
16 : 86

وَأَكِيدُ كَيۡدٗا

16. Nange nenkola enteekateeka (zange). info
التفاسير:

external-link copy
17 : 86

فَمَهِّلِ ٱلۡكَٰفِرِينَ أَمۡهِلۡهُمۡ رُوَيۡدَۢا

17. Abatakkiriza balindirize, nange mbawadde akaseera katono. info
التفاسير: